Tugende Mu Maaso 1

  • Author / Uploaded
  • coll.
  • 0 0 0
  • Like this paper and download? You can publish your own PDF file online for free in a few minutes! Sign Up
File loading please wait...
Citation preview

Tugende Mu Maaso

1

Ekitabo 1, ekiyigiriza abantu abakulu okusoma nokuwandiika Oluganda n’eby’omu Bayibuli.

Engeri Gyetuwandikamu Ennukuta Entono:

a o b k l u m i n e t s y Y r g w z d K Tugende Mu Maaso kyekitabo olwokuyigiriza omuKristayo okusoma Bayibuli. Mulimu ebitundu bibiri omuli amasomo 69. Omusomesa atekwa okugoberera Endagiriro y’Okusomesa ekitabo kino obulungi. Ennukuta ennene e’yanjulibwa mu Ssomo 28. Eby’omu Bayibuli bitandika ne Ssomo 12 elyanjula erinya Yesu. Waliwo ekyawandikibwa ekijulira mu Bayibuli ekisomebwa nomusomesa kunkomerero ya buli ssomo. Okubala ennamba, nokuwandiika ebbaluwa bisomesebwa mu Ssomo 42 ne 43. Engero zomuBayibuli ziri mu masomo 44 okukoma ku 69. Tugende Mu Masso, Ekitabo 1 & 2, okubisa okwokubiri, 2018. Okubisa okwasooka twayambibwa abba Reformed Theological College, Kampala. Ebitabo bino bifunibwa okuva mu Literacy International. Togeezako okwekolera obutabo buno newankubadde okukubwamu nga tofunnye lukusa okuva: [email protected]

Okwejjukanya ennyingo mu Kitabo 1: a

o

u

i

e

ba

bo

bu

bi

be

ka

ko

ku

ki

ke

la

lo

lu

li

le

ma

mo

mu

mi

me

na

no

nu

ni

ne

ta

to

tu

ti

te

sa

so

su

si

se

ya

yo

yu

yi

ye

ra

ro

ru

ri

re

ga

go

gu

gi

ge

nna

nno

nnu

nni

nne

nga

ngo

ngu

ngi

nge

wa

wo

wu

wi

we

za

zo

zu

zi

ze

nta

nto

ntu

nti

nte

nda

ndo

ndu

ndi

nde

ka

ko

ku

ki

ke

bwa

bwo

bwu

bwi

bwe

mba

mbo

mbu

mbi

mbe

nza

nzo

nzu

nzi

nze

nya

nyo

nyu

nyi

nye

Ennukuta ezikozesebwa mululimi Oluganda (Walifu y’Oluganda)

aA bB dD eE fF gG iI jJ kK lL mM nN ƾവoO pP rR sS tT uU vV wW yY zZ Zabbuli 23 1. Mukama ye musumba wange; seetaagenga. 2. Angalamiza mu ddundiro ery’omuddo omuto: Antwala ku mabbali ag’amazzi amateefu. $NRP\DZRHPPHHPH\DQJH$QQXƾƾDP\DPXPDNXER ag’obutuukirivu ku lw’erinnya lye. 4. Era newakubadde nga ntambulira mu kiwonvu eky’ekisiikirize eky’olumbe, Siritya kabi konna; kubanga ggwe oli nange: Oluga lwo n’omuggo gwo bye binsanyusa. 5. Onteekerateekera emmeeza mu maaso g’abalabe bange: Onsiize amafuta ku mutwe; ekikompe kyange kiyiwa. 6. Obulungi n’ekisa tebiiremenga kugenda nange ennaku zonna ez’obulamu bwange: Nange n’atuulanga mu nnyumba ya Mukama okutuusa ku nnaku nnyingi. Ebitabo, Tugende Mu Maaso 1 & 2, bifunibwa okuva mu Literacy International. Togeezako okwekolera obutabo buno newankubadde okukubwamu nga tofuunye lukusa okuva: [email protected]

TUGENDE MU MAASO Ekitabo ekiyigiriza okusoma mu Luganda Twebaza nnyo aboogezi b’oluganda bonna mu Uganda ne Kenya abo abantu abatuyambye ennyo mu kisa ekitayogerekeka okutegeka obutabo bunno. KIKULU Okusomesa obulungi osaana okugoberera ensomesa n’ebiragiro ebiri mu Endagiriro y’Okusomesa. Omuntu asomesa tasobola kusomesa bulungi nga tasomye era nga tagoberedde “musomesa kyagamba” mu Endagiriro y’Okusomesa. Omusomesa ateekwa okusoma nga yeetegekera okusomesa abayizi. Somesa ng’ogoberera Amaddaala 5 n’Endagiriro y’Okusomesa. Ekitabo 1 - Amassomo 1-24 Ennyanjula y’ennukuta mu Kitabo 1 eri bw’eti: 1. 2. 3. 4. 5. 6. 7. 8.

a,o,b,k,l u -m i -n e

9. ’ 10. t 11. s 12. y, Y 13. r 14. g 15. nn 16. ng

17. w, ee 18. z 19. aa 20. nt, nd, K 21. bw 22. mb 23. -24. nz, ny

Kyategekebwa ne: Literacy International 1800 S. Jackson Avenue, Tulsa OK 74107, USA © Copyright 2001 Literacy International All rights reserved. R.T.C. P.O. Box 11701, Kampala, Uganda

Okumanya okusoma gwe musingi okwesigamizibwa okukulakulana kw’abantu mu mbeera zaabwe ne mu by’obuwangwa bwabwe, era kyekimu ku bintu ebikulu ennyo ebyeetagibwa amawanga gonna okusobola okukulaakulana mu bintu ebitali by’angeri zimu, naddala muby’enfuna. Bwetugeraageranya amawanga ag’akulaakulana edda n’ago agakyakula, tusanga nti abantu abasukka mu kyenda mu munaana ku buli kikumi basobola okusoma n’okuwandiika, sso nga wano mu uganda, abantu nkaaga mu bataano ku buli kikumi be basobola bokka. Kino kiraga nti tukyalina ebbanja ddene okusomesa DEDQWXED൵HEDEHHUHQJDEDVRERODRNZHVRPHUDERNNDQHEDPDQ\DHELIDNXPEHHUD zaabwe, ebifa mu ggwanga lyabwe ne munsi endala. N’olwensonga eyo, kisanyusa okulaba nga waliwo banna uganda EDQQD൵HDEHVRZRGGH\RRNXOZDDQDROXWDOROZR¶EXWDPDQ\DQJDEDZDQGLLND ebitabo eby’eyambisibwa mu by’enjigiriza. Kisanyusa nate okulaba nti ekitabo kino tekiikome kukuyigiriza kusoma kwokka naye era kijja kuyamba abo bonna aban’akyeyambisa okwongera okumanya baibuli n’ebyeddiini.  7ZHED]DEDQQD൵HHDED³JOREDORXWUHDFK´ROZ¶RPXOLPXRPXQHQH gwebakoze okuwandiika ekitabo kino era twebaza n’abo bonna abakoze kino nakiri okusobozesa omulimu gunno okumalirizibwa obulungi.

OMWAMI YOWERI KAGUTA MUSEVENI Education is the corner stone for social and cultural development of people. Education is also very important in the economic development of a nation.  :KHQ\RXFRPSDUHWKHGHYHORSHGQDWLRQVWRWKHGHYHORSLQJRQHV\RX¿QG that 98% are able to read and write. Yet in Uganda, a developing country, only 65% are able to read and write. This shows that we still have a big commitment of educating our people so WKDWWKH\DUHDEOHWRUHDGE\WKHPVHOYHVDQGDFTXLUHVX൶FLHQWNQRZOHGJHWREHDEOH to know the environment they are living in, as well as knowing what is happening in other parts of the world. It is therefore very fascinating to see that in Uganda today there are people ZKRKDYHHPHUJHGWR¿JKWLOOLWHUDF\E\ZULWLQJERRNVIRUSXUSRVHVRIHGXFDWLRQ It is also interesting to note that this book won’t be used only for purposes of education, but also will help those who use it better understand the Holy Bible. I thank our comrades of Literacy & Evangelism International and Global Outreach for the hard work they endured in writing this book. I thank all those who have contributed in whatever kind to see that this task is completed successfully.

2

EBISOOKA Omuntu omukulu asoobola okuwandiika wa mugaso nnyo eri Eggwanga lye n’enzikiriza ye. Asobola okutegeera n’okukuuma amateeka g’eggwanga lye. Olw’obusobozi bwe, ayamba bulungi eggwanga lye n’abakulembeze baamu mukubasabira. Afuuka Omukristaayo ow’Amaanyi ng’asoma ekigambo kya Katonda. Asobola okuyamba omukulembeze w’Ekkanisa ne bagoberezi banne ng’asomye ekigambo kya Katonda ye yennyini. Ekitabo Ekitukuvu kigamba nti, “Okusooka mbakubiriza okusabanga n’okusabiranga abantu bonna n’okwebaza, bikolebwenga ku lw’abantu bonna; ku lwa bakabaka, n’abafuzi abalala abakulu, tulyoke tubeere mu bulamu obw’emirembe, okutya Katonda mu buli ngeri yonna. Kino kirungi era kisimibwa mu maaso ga Katonda 2PXORNR]LZD൵HD\DJDOL]DDEDQWXERQQDRNXORNRNDQ¶RNXWXXNDNX kumanya amazima.” (I Timosewo 2:1-4) Leka tuyambagane tuyige okusoma n’okuwandiika. Buli mu Kristaayo asobola okusoma ateekwa okusomesa munne atamanyi. “Buli omu asomesenga munne,” kiyambe buli omu okusoma. Buli muKristaayo abeere omusomi wa Bayibuli ow’olubeerera. AMATEEKA AG’OKUSOMESA OBULUNGI 1. Beera mukkakkamu. Beera mwegendereza era ng’omussaamu ekitiibwa. 2. Yogera bitono nnyo nga bwe kisoboka. 3. Bulijjo kubiriza omuyizi wo. Muwaanenga olw’okugezaako obulungi. Togezanga kunyiiga olw’ensobi ye. 4. Tomugamba nti, “Nedda” oba “Tomanyi?” 5. Beera muwombeefu, ng’owa omuyizi ekitiibwa ate mutwale nga mwenkanankana naye. Togezaako kumulaga nti omusinga. 6. Bw’asobya toseka wadde abalala okuseka. 7. Yagala omuyizi wo era omutegeeze nti ayinza okuyiga amangu. JJUKIRA: Tekisoboka kusomesa Kitabo kino bulungi nga togoberedde “Amaddaala Attano”. Okusomesa obulungi, omusomesa ateekwa okwejjukanyaamu “Amaddaala Attano”, okusobola okusomesa Essomo 1 n’agaddirira. Laba ku mpapula 22 ne 24 ne Endagiriro Yokusomesa. Amassomo mu Kitabo 1 g’akolebwa nga g’akusomesebwa mu ngeri “y’Amaddaala Attano”. 3

ENDAGIRIRO Y’OKUSOMESA A. ENGERI Y’OKUWA OBUJULIRWA Ekitundu 1. Okutegeka okuwa obujulirwa Ekitundu 2. Omukristaayo ky’Agamba B. ENGERI Y’OKUSOMESA OBA OKUYIGIRIZA Ekitundu 1. Okutegeka Okusomesa Ekitundu 2. Ebyokukola mukutandika okusoma Ekitundu 3. Engeri yokuyigiriza okusoma Ekitundu 4. Engeri y’okusomesa okuwandiika Ekitundu 5. Eby’okukolera eka Ekitundu 6. Ennukuta ennene A. ENGERI Y’OKUWA OBUJULIRWA Ekitundu 1.

Okutegeka okuwa obujulirwa

(NLJHQGHUHUZDHNLNXOXPX.LWRQJROHN\D൵HNLQRHNL\LJLUL]DDEDQWX okusoma n’okuwandiika, kwe kuyigiriza omuyizi wo okumanya okusoma Bayibuli. Kino kigumya era ne kyongera amaanyi mu kuwa obujulirwa mu Kkanisa. Omusomesa ateekwa okwetegekera omukisa gwe gw’alina okuwa obujulirwa mu buli ssomo. Ng’oyamba omuyizi wo okuyiga okusoma, ojja kweyongera mpolampola okuzuula eby’etaago bye eby’omwoyo. Omusomesa asaanye abeere wa mukwano n’omuyizi. Okutandika oba okukomekkereza okusomesa n’ekigambo kya Katonda, ssaako essaala, kiggula olugi lw’okuwa obujulirwa. Omusomesa omulungi yeeteekateeka buli mulundi nga tannaba kusisinkana muyizi we, ng’ayita mu kusaba. Obujulirwa bw’omusomesa bw’awa ku buli nkomerero y’essomo ky’ekitundu ekisingira ddala obukulu mu ssomo. Waliwo ebijulizibwa mu Bayibuli ku lupapula olwokubiri mu buli ssomo. Ku buli nkomerero ye ssomo, omusomesa ayinza okusomera omuyizi oba abayizi ekitundu ekyo ekijuliziddwa mu Bayibuli; oba okusoma ekitundu ekirala okuva mu’emu ku Njiri oba awalala mu biwandiiko ebitukuvu. Okuva ku Ssomo 12 erinnya lya YESU litandika okulabika era mu buli katundu akasomebwa mu buli ssomo gaddirira mulimu ebiva mu Bayibuli. Omusomesa ateekwa okuba omwetegefu okugulumiza ennyo YESU n’okumunyonnyola, omuyizi asobole okumutegeera n’okumukkiriza. YESU yagamba nti, “Nange bwe ndimala okuwanikibwa waggulu (ku musaalaba) ndiwalulira gyendi abantu bonna.”

4

Okuweereza kwo okw’okuyigiriza, bwe kutabeeramu kuwa bujulirwa tekumala. Naye okusaba, okuweereza n’obwagazi ssaako, okujulira...ebisatu bino awamu... bituwa omukisa ogusingira ddala okuwangula abangi okudda eri Yesu Kristo. Okuva ku ntandikwa y’essomo, yamba omuyizi obutakalubirirwa nnyo era ng’awummuza ku birowoozo. Olwo w’otuukira ku nkomerero y’essomo aba awuumudde ekimala okusobola okuwuliriza obulungi eby’omusomesa E\¶DZHHUDNRREXMXOLUZD2OZ¶RNXWHHND(QMLULPX.LWRQJROHN\D൵HNLQR ogw’okuyigiriza abantu okusoma, n’okuwandiika, enkola eno wammanga y’esinga okuba eyomugaso. Ekitundu 2.

Omukristaayo ky’Agamba

Bw’oyigiriza ng’ojjudde okwegayirira eri Katonda n’okwagala kwa Kristo, omuyizi wo ayinza okwebuuza yekka mu kasirise nti: “Lwaki omusomesa wange mulungi nnyo gyendi? Ki ekimufuula okubeera ow’ekisa ennyo ati?” Omusomesa abuuza ekibuuzo kino ku nkomero y’essomo HULVRRND³2PDQ\LOZDNL൵H$EDNULVWDD\RWX\LJLUL]DDEDQWXRNXVRPD"´ Awo omusomesa bw’amala n’agamba nti: “Kino tukikola kubanga, Yesu N\¶DWZDDJD]D